21/09/2025
Okuwerekera mukadde waffe Gaster Namunungu Kasajja. Nga bwekwabadde ku St.Stephen's Kiweesa Parish COU Mityana.
Kwakulembeddwamu Kitaffe Omulabirizi James Bukomeko. Taata Gaster anajjukirwanga nnyo olwobwagazi nokwewaayo kwalaze ekkanisa ye awamu ne Maama Omugenzi Ruth Namunnungu. Mukama amuwe ekiwummulo ekyemirembe. Zabbuli 121