12/02/2026
“Sikyampisa abantu okusanyuka olw’okuffa kw’abalala kubanga ffena tujja kuffa, bwe waba waliyo ajaguzza olw’okuffa kw’omuntu, oyo aba musezi oba mulogo” Bigambo bya Dr. Chris Baryomunsi minisita avunanyizibwa ku nsonga z’amawulire wamu n’okuteekateekera eggwanga