Ministry y'Abavubuka Bulange, Mengo

Ministry y'Abavubuka Bulange, Mengo Contact information, map and directions, contact form, opening hours, services, ratings, photos, videos and announcements from Ministry y'Abavubuka Bulange, Mengo, Kingdom Hall, Bulange-Mengo, Mengo.

HAPPY BARBIE KYAGULANYI
07/09/2021

HAPPY BARBIE KYAGULANYI

29/12/2020
Katikkiro yeetabye mu misinde gya   buli omu gy’addukidde ewaka. Katikkiro adukidde mu Butikkiro e Mengo. Akubirizza aba...
30/08/2020

Katikkiro yeetabye mu misinde gya buli omu gy’addukidde ewaka. Katikkiro adukidde mu Butikkiro e Mengo.

Akubirizza abantu okukola dduyiro, okwekebeza Kokoolo ate n’obutaggwamu ssuubi.

Nnaabagereka asabye abayizi okunyweza obuntubulamuAugust 21, 2020 Maama Nnaabagereka nga aggalawo Ekisaakaate Online 202...
23/08/2020

Nnaabagereka asabye abayizi okunyweza obuntubulamu
August 21, 2020

Maama Nnaabagereka nga aggalawo Ekisaakaate Online 2020

Nnaabagereka Sylvia Nagginda asabye abayizi abeetabye mu Ekisaakaate Online 2020 okunyweza obuntu bulamu, kibayambe mu biseera byomumaaso.

“ Sabiiti eyise muyize obuntu bulamu era tusuubira nti mujja kwekwata ku miramwa gyemuyize. Gino mulimu okubeera ab’ekisa, okuwangana ekitibwa, obuvunanyizibwa obw’ensimbi n’emirala,” Nnaabagereka bweyanyonyodde.

Okusaba kuno Nnaabagereka yakukoledde ku Sanga Courts mu Kampala ku Lwokutaano ng’ ayogeraganya n’abayizi mu mawanga ag’enjawulo ku mutimbagano gwa ZOOM mu Ekisaakaate Diaspora 2020.

Maama Nagginda yakubiriza abayizi okwogera ennimi zaabwe ennansi nga oluganda kibayambe okwekiririzzaamu. Yalaze okutya eri abazadde mu maka abatasobola kwogera nnimi zaabwe enzaaliranwa. Bano abasabye bagezeeko nga batandikira ku bigambo ebisokerwako.

Yajjukizza abayizi okwejjukanya ebyo byebayize baleme kubyerabira era nasiima abazadde olw’okuwaayo obudde nebayamba ku bayizi.

Yasuubiza okwongera okutegeka Ekisaakaate ku mutimbagano eri abaana abasomera mu International School nabali ebweru kubanga Ekisaakaate Gatonya wekibererawo bano babeera ku ssomero.

Yye senga Elizabeth Walugembe, yakubirizza abazadde okweyambisa enkola y’Ekisaakaate eya ‘LABA, KOLA, YIGA,’ basobole okukuza abaana nga balimu empeke.

Kinajjukirwa nti, Ekisaakaate Online 2020 kyatandise nga 17/08/2020 era nga kiyindidde ku mutimbagano okusobola okwewala ekirwadde ki ssennyiga Corona era nga kyetabyemu abaana okuva e Canada, Amerika, Kenya ne Uganda.

Ssenkulu wa Nnabagereka Development Foundation Andrew Adrian Mukiibi, asomesezza ku bwetaavu bw’okulaga abaana eddembe lyabwe n’obuvunanyizibwa bwabwe kibayambe okweteekateeka SECRETARIAT EKITONGOLE KY'ABAVUBUKA BUGANDA KINGDOM

20/08/2020

Kabaka Mutebi enjoys nature and wildlife. Here he was in Uganda at one of his past excursions.
After a busy schedule that saw him celebrate his 27th anniversary, Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II decided to take his annual two months leave in Kenya’s Masai Mara, sources within Buganda Kingdom can reveal.

“Every year Kabaka Mutebi takes his leave after the coronation anniversary between August and September. It usually lasts two months. He has done this every year since he was enthroned 36th Kabaka of Buganda,” a close source to the Kabaka said. “He has entrusted all the affairs of running the Kingdom to his prime minister who only gets in touch with him whenever there is need,” the source added.



After the coronation anniversary celebrations at the Mengo Palace, Kabaka Mutebi appeared at the Ministry of Internal Affairs to update his diplomatic passport to enable him take this break. “After that he drove to Kenya. President Uhuru Kenyatta gave him some of his presidential guards who picked him from Malaba and drove him all the way to the Masai Mara,” the source added. Masai Mara is one of Kenya’s tourists attraction.


“He is very safe being looked after by Kenya’s elite security forces,” our source confirmed.

Kabaka Mutebi has always wanted to witness the annual migration of the animals from Tanzania to Kenya and this time he decided to go and witness what one could say is the world’s greatest wonders. “He decided to witness the Serengeti wildebeest migration when there are less tourists given his security detail,” the source added.

While in Kenya, Kabaka Mutebi is also scheduled to visit his friends among them former Prime Minister Raila Odinga and also do some personal work, Watchdog understands.

“He is the Kabaka but besides his office, he attends to personal business as well. Being away on vacation enables him to spend his time on such issues,” the family source told Watchdog website.


Kingdom sources say the Kabaka although is away, he is always updated by the Katikkiro on major issues. “Katikkiro Charles Peter Mayiga and a few kingdom officials are in touch with him. I actually spoke with him this morning,” the source said. “He even joked about those announcing his death,” another source added.

Last weekend, rumours gained momentum claiming the Kabaka of Buganda, His Majesty Ronald Muwenda Mutebi was ill. The rumour was spread by social media talking heads, whose intention is mainly to grab the attention of unsuspecting followers or divert people’s attention from real issues affecting the country.

Although the Katikkiro made a statement to this effect, assuring Buganda that their Kabaka was okay, the talking heads went ahead, until Thursday, they sadly announced the ‘Kabaka dead’. The idiocy had gone too far.

The reports that the Kabaka is unwell are unfounded. They as good as the reporters who recently announced the president of North Korea dead only to be shamed and discredited when he emerged from his break.

“Those talking heads will not force the Kabaka out of his holiday. He deserves it. He has worked hard all year. Please don’t disturb him,” our palace source said.

Katikkiro enkya ya leero abadde ku Channel 44 era n’akubiriza abavubuka obutagwamu ssuubi n’okwekuuma nga balamu nga bee...
18/08/2020

Katikkiro enkya ya leero abadde ku Channel 44 era n’akubiriza abavubuka obutagwamu ssuubi n’okwekuuma nga balamu nga beewala Ssenyiga Kolona are ne mukenenya.

Katikkiro yayitibwa Omusumba Robert Kayanja okukyala mu kifo kino era nga guno gwe mulundi gwe ogusoose bukya alondebwa mu kifo kino. Omusumba Kayanja atonedde Katikkiro ebitabo eby’enjawulo.

18/08/2020

We congratulate all the young people that actively participated in the village youth council elections and all those that emerged winners.

We wish to express special admiration for the young people that exuded courage to run on tickets for change seeking forces. You are our heroes/heroines!

During ex*****on of your highly demanding responsibilities, We are confident that you will exhibit excellence and transformative leadership.

Congratulations!
SECRETARIAT EKITONGOLE KY'ABAVUBUKA. BUGANDA KINGDOM.

17/08/2020

The katikkiro of Buganda Kingdom, Charles Peter Mayiga has rubbished claims that Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II is sick and hospitalized saying the Kabaka is fully in charge of the monarchy not hospitalized as claimed on socialmedia.

Happening soon: Katikkiro agenda kwogerako eri Obuganda ku bigenda mu maaso mu Bwakabaka
17/08/2020

Happening soon: Katikkiro agenda kwogerako eri Obuganda ku bigenda mu maaso mu Bwakabaka

16/08/2020

2021 GENERAL ELECTIONS

YOUTH AND OTHER INTEREST GROUPS ELECTIONS.
Greetings Gallantry, I would like to wish you all a great weekend and a week ahead first and foremost.
I would also love to bring to your attention the beginning of the 2021 General Election ( Grand Youth Elections) slated for Monday 17th August 2020.

It is our civic mandate to vote and I base on this to encourage the Youth at large to come out in big numbers and vote. It is true that the youth make up all 77% of the entire Ugandan population. This big youth population signifies that our lot weilds the majority democratic power in the state and since it is our responsibility to exercise it as we deem fit, let us embrace it by showing up.

Omusomo gw’Abalimisa gugaddwawo e BulemeeziMinisita w’ettaka, obulimi, n’obutondebwensi mu Bwakabaka Owek Hajjat Mariam ...
15/08/2020

Omusomo gw’Abalimisa gugaddwawo e Bulemeezi

Minisita w’ettaka, obulimi, n’obutondebwensi mu Bwakabaka Owek Hajjat Mariam Mayanja Nkalubo akubirizza abantu ba Kabaka okunyweza obusenze ku Ttaka nga bafuna ebiwandiiko ebituufu ku Ttaka lyabwe.
Bino abyogedde aggalawo omusomo gw’Abalimisa b’emmwanyi mu Buganda ogubadde guyindira e Luwero mu Bulemeezi.

Agambye nti olw’abantu obutafaayo kunyweza busenze bwabwe byebimu kwebyo ebyaviiriddeko okumenya essinzizo ly’omu Ndeeba.

Abasabye bakozese emiti ginnaasangwa okulamba ebibanja byabwe webiyita ate nga bwebakuuma obutondebwensi.
Yeebazizza Ssaabasajja okulengerera ewala naleeta enteekateeka ya Kyapa mu ngalo eyambye abantu ku Ttaka lye okunyweza obusenze bwabwe. Wano wasabidde abo abatali ku ttaka lya Kabaka okutuukirira bannanyini Ttaka okuwa obusuulu n’okufuna Liizi.

Address

Bulange-Mengo
Mengo

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Ministry y'Abavubuka Bulange, Mengo posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Share

Category