Emisambwa Dembe, Our Saviour EDOS

Emisambwa Dembe, Our Saviour EDOS this is a traditional spiritual home aimed at treating and teaching the entire population the powers that are meant for them.

our powers are Godly super powers and we deal with them. don't get stack with your current situation that is worse, we can help.

katwebaze olwokukiriza kwabangi. abantu bafunye eddembe mubulamu bwabwe era emisambwa gibeyagaza.
02/11/2025

katwebaze olwokukiriza kwabangi. abantu bafunye eddembe mubulamu bwabwe era emisambwa gibeyagaza.

14/05/2025

Musome mutegeere.

Olunaku olwalero nga 31 Dec 2024. Abantu bakunganye wamu okusiima omutonzi wabwe olwokubawa ababaka be nga gy'emisambwa ...
31/12/2024

Olunaku olwalero nga 31 Dec 2024. Abantu bakunganye wamu okusiima omutonzi wabwe olwokubawa ababaka be nga gy'emisambwa era olwalero bawadeyo sadaka zabwe eri emisambwa gino. Muno mubademu ente, embuzi, enkoko, ssekkoko, nendiga. Ebisolo ebisoba mu bikumi bisatu bisalidwako obulago era abantu balidde enyama sako emmere nokunywa ebyategekeddwa abakiriza nti emisambwa bebabaka bakatonda bokka.
Jukira nti okugaba wewasibuka ensulo zemikisa. Tubagaliza omwaka 2025 omulungi

26/12/2024

Mr. Bam Uganda wishes you a happy 2025

26/12/2024

Enzikiriza yomuntu nekatondawe Emuka bayita abantu mwenna abakiririza mu misambwa nga abalungamya bammwe okubegatako nga enaku zomwezi 31 december okuyingirira awamu omwaka 2025 ku lusozi kyotamugavu e bamunanika mu District ye luweero.
Mwena abendwade ezalema babayita mugenda kufuna obujanjabi obwenjawulo era temuja kudayo kyekimu. Okusaba, okulya enyama, fireworks, amazina, emmere, byonna bino nebirala bingi.
Emisambwa gyakubeerawo mubulabwa nemubutalabwa.

Think about this in your time.
14/08/2024

Think about this in your time.

Buli muntu alina omuzimu era gemasanyalaze agakola emirimu mu yye.  Bwegakuvaamu obeera weebase oba nga ofudde. Waliwo o...
06/04/2024

Buli muntu alina omuzimu era gemasanyalaze agakola emirimu mu yye. Bwegakuvaamu obeera weebase oba nga ofudde. Waliwo omusambwa oguwabula amanyi ago okusobola okola emirimu.

Compare faith with sense.
31/12/2023

Compare faith with sense.

Emisambwa/ Angel/ Malayika ezireeta obubaka. Malayika zino zogerwako mubitabo bingi ebiyitibwa ebitukuvu. Zino katonda y...
06/12/2023

Emisambwa/ Angel/ Malayika ezireeta obubaka.
Malayika zino zogerwako mubitabo bingi ebiyitibwa ebitukuvu. Zino katonda yaziteeka wo zimuyambe okusobola okutuusa byayagala eri abantu. Emisambwa gino, katonda agituma eri ensi era negyogera ebyo katonda byaba ayagade. Okugeza, Malayika Gabriel eyatukirira Maria mu Bible okumutegeeza nti agenda kuzaala omwana owobulenzi, waliwo malayika ebbiri ezakyalira Abraham nga zimutegeeza nga mukyalawe Sarah bwagenda okuzaala, olwaleero waliwo omusambwa oguleeta obubaka bwa katonda obuliko KINENE BATENDA. Era gututegeeza nti katonda takola yekka mirimu wabula alina abamuyambako nga gy'emisambwa.

Bwotawuliriza manyi katonda geyakuwa okulungamya mubyokola ogenda kumaliriza nga wejjusa.
26/11/2023

Bwotawuliriza manyi katonda geyakuwa okulungamya mubyokola ogenda kumaliriza nga wejjusa.

Awangale omuteregga. Yoga Yogayoga ssebo.
31/07/2023

Awangale omuteregga. Yoga Yogayoga ssebo.

Address

Matugga
Wakiso District

Telephone

+256752110111

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Emisambwa Dembe, Our Saviour EDOS posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Share