Redeemed Church-Beera Mu Yesu "RCB"

Redeemed Church-Beera Mu Yesu "RCB" Contact information, map and directions, contact form, opening hours, services, ratings, photos, videos and announcements from Redeemed Church-Beera Mu Yesu "RCB", Evangelical church, Uganda, Nansana, nabweru, lugoba(kibwa), Nabweru.

Isingiro ruteete conference
11/09/2023

Isingiro ruteete conference

11/09/2023
10/09/2023

Mu butuukirivu mw'oliyima okunywezebwa: onoobanga wala n'o kujoogebwa, kubanga tolitya; onoobanga wala n'entiisa, kubanga terikusemberera.

Isaaya 54:14

14 In righteousness shalt thou be established: thou shalt be far from oppression; for thou shalt not fear: and from terror; for it shall not come near thee.

Isaiah 54:14

05/09/2023

Era kyava ayinza okulokolera ddala abajja eri Katonda ku bubwe, kubanga abeera mulamu ennaku zonna okubawolerezanga.

Abaebbulaniya 7:25

25 Wherefore he is able also to save them to the uttermost that come unto God by him, seeing he ever liveth to make intercession for them.

Hebrews 7:25

01/09/2023

Kubanga nze Mukama Katonda wo naakwatanga ku mukono gwo ogwa ddyo nga nkugamba nti Totya; nze naakuyambanga.

Isaaya 41:13

13 For I the LORD thy God will hold thy right hand, saying unto thee, Fear not; I will help thee.

Isaiah 41:13

31/08/2023

Era mbagamba nti Buli alinjatulira mu maaso g'abantu, oyo Omwana w'omuntu naye alimwatulira mu maaso ga bamalayika ba Katonda;

Lukka 12:8

8 Also I say unto you, Whosoever shall confess me before men, him shall the Son of man also confess before the angels of God:

Luke 12:8

30/08/2023

Abantu bange abatuumiddwa erinnya lyange bwe baneetowazanga ne basaba ne banoonya amaaso gange ne bakyuka okuleka amakubo gaabwe amabi; kale naawuliranga nga nnyima mu ggulu ne nsonyiwa okwonoona kwabwe ne mponya ensi yaabwe.

2 Ebyomumirembe 7:14

14 If my people, which are called by my name, shall humble themselves, and pray, and seek my face, and turn from their wicked ways; then will I hear from heaven, and will forgive their sin, and will heal their land.

2 Chronicles 7:14

29/08/2023

Omukazi ayinza okwerabira omwana we ayonka, obutasaasira mwana wa nda ye? weewaawo, abo bayinza okwerabira, naye siikwerabirenga ggwe.

Isaaya 49:15

15 Can a woman forget her sucking child, that she should not have compassion on the son of her womb? yea, they may forget, yet will I not forget thee.



Isaiah 49:15

28/08/2023

Kubanga nze Mukama sijjulukuka: mmwe, batabani ba Yakobo, kyemuva muleme okumalibwawo.

Malaki 3:6

6 For I am the LORD, I change not; therefore ye sons of Jacob are not consumed.

Malachi 3:6

26/08/2023

Ddala ddala mbagamba nti Akkiriza nze emirimu gye nkola nze, naye aligikola; era alikola egisinga egyo obunene; kubanga nze ŋŋenda eri Kitange.

Yokaana 14:12

12 Verily, verily, I say unto you, He that believeth on me, the works that I do shall he do also; and greater works than these shall he do; because I go unto my Father.

John 14:12

Address

Uganda, Nansana, Nabweru, Lugoba(kibwa)
Nabweru

Telephone

+256703712430

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Redeemed Church-Beera Mu Yesu "RCB" posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Share