St. Andrews Church of Uganda, Matuga kirwanira

St. Andrews Church of Uganda, Matuga kirwanira The page all about construction of St Andrews cathedral

13/12/2024

Good morning church

25/08/2024
19/06/2024

_*Natendanga obulungi bwo ayi Mukama gwe awaniridde eggulu okutali mpagi era atonyessa enkuba eri abalungi nababi,ow'ekisa era Omusaasizi Kayingo Omulwanyi Namige.Gwe abuzibya n'abukeesa emirembe n'emirembe. Nzija gyoli leero Mukama okukusinza n'okukutenda kuba ndi omu kwabo bosobozessezza okuzuukuka leero.Nkulemberamu leero n'abulijjo.Amiina.*_

_*Olunaku olulungi......

20/02/2023

Today's reading

1 Abakkolinso

Essuula 13

πŸ‘‰ Bwe njogera n'enimi z'abantu n’eza bamalayika, naye ne ssiba na kwagala, nga nfuuse ekikomo ekivuga n'ebitaasa ebisaala.

πŸ‘‰ Era bwe mba ne bunnabbi ne ntegeera ebyama byonna n'okutegeera kwonna; era bwe mba n'okukkiriza kwonna, n'okuggyawo ne nzigyawo ensozi; naye ne ssiba na kwagala, nga ssiri kintu.

πŸ‘‰ Era bwe ngabira abaavu bye nnina byonna okubaliisanga, era bwe mpaayo omubiri gwange okwokebwa, naye ne ssiba na kwagala, nga ssiriiko kye ngasizza.

πŸ‘‰ Okwagala kugumiikiriza, kulina ekisa; okwagala tekuba na buggya; okwagala tekwekulumbaza, tekwegulumiza

πŸ‘‰ tekukola bitasaana, tekunoonya byakwo, tekunyiiga, tekusiba bubi ku mwoyo;

πŸ‘‰ tekusanyukira bitali bya butuukirivu, naye kusanyukira wamu n'amazima;

πŸ‘‰ kugumiikiriza byonna, kukkiriza byonna, kusuubira byonna, kuzibiikiriza byonna.

πŸ‘‰ Okwagala tekuggwaawo emirembe gyonna: naye oba bunnabbi, bulivaawo; oba ennimi, zirikoma; oba okutegeera, kulivaawo.

πŸ‘‰ Kubanga tutegeerako kitundu, era tulagulako kitundu:

πŸ‘‰ naye ebituukirivu bwe birijja, eby'ekitundu birivaawo.

πŸ‘‰ Bwe nnali omuto, nnayogeranga ng'omuto, nnategeeranga ng'omuto, nnalowoozanga ng'omuto: bwe nnakula, ne ndeka eby'obuto.

πŸ‘‰ Kubanga kaakano tulabira mu ndabirwamu ebitalabika bulungi; naye mu biro biri tulitunulagana n'amaaso: kaakano ntegeerako kitundu; naye mu biro biri nditegeerera ddala era nga bwe nnategeererwa ddala.

πŸ‘‰ Naye kaakano waliwo okukkiriza, okusuubira, okwagala, ebyo byonsatule; naye ku ebyo ekisinga obukulu kwagala.

13/02/2023

Never stop believing that good things can still happen even in times of chaos. That’s how merciful the Almighty is; He can give when you least expect it. He can open doors you never ever knocked and the list is endless. Always think good thoughts of Him.

13/02/2023

May the God of hope fill you with all joy and peace as you trust in him. Romans 15:13

29/01/2023

Jesus looked at them and said, β€œWith man this is impossible, but with God all things are possible.” - Matthew 19:26

29/01/2023

β€œAsk and it will be given to you; seek and you will find; knock and the door will be opened to you.” - Matthew 7:7

29/11/2022

Heavenly Father, we give you sincere thanks for the rest of the past night and the gift of a new day, with its opportunities to serve you. Grant that we may so pass its hours in the perfect freedom of your service, that in the evening, we may again give you thanks.

Amen.

20/11/2022

Isaiah 54:17
NKJV: No weapon formed against you shall prosper,
And every tongue which rises against you in judgment
You shall condemn.
This is the heritage of the servants of the Lord,
And their righteousness is from Me,”
Says the Lord.

14/11/2022

DON’T LOOK BACK
Luke 17:32

🎀 God’s grace is buying time for you to repent

🎀 God is patient with sin, but there’s a time he says enough is enough

🎀 God forgives sin when you repent and He will send blessings on you

🎀 God spares you before the evil comes

🎀 You can pray for someone and God answers

🎀 If you’re a rat, what’s can be put on your trap

🎀 You must have a person in life who tells you the difference between the right hand and the left hand.

Address

Gayaza Kasangati Road After First Hotel Matuga Kirwanira
Matuga

Telephone

+256779525055

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when St. Andrews Church of Uganda, Matuga kirwanira posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Place Of Worship

Send a message to St. Andrews Church of Uganda, Matuga kirwanira:

Share