Voice of the Gospel Ministries

Voice of the Gospel Ministries Programme Ani Yawubwa

30/04/2026

ABALAMUZI mwebale nnyo naye nze sigadde nga siri mumativu!!

28/04/2026

Buli akola obulungi asimibwa! Webale nnyo pr Bugembe olw'ebigambo bino.

27/04/2026

Oli Musumba, Mutume, Nabbi, Evangelist Musomesa wa Baibuli oba Bishop? Buno bubaka bwo mukwano!

25/04/2026

Esati emu ne mpale emu nasigala mpereza Yesu pr Jackson Ssenyonga!!

22/04/2026

Nze okubeera omugoberezi wa Muhammad wakiri mbeera owa Isa!!

19/04/2026

Apostle Deo Balabyekkubo
Mwena abazanyira kukituuti nsaba olabe kyebayita enjiri!! Church B4 CHURCH
WhatsApp 0702143965.

15/04/2026

Mwena abambuuza ku kumenya kwa CHURCH ndowooza mutawana lwa butasoma Baibuli!!

13/04/2026

Muwereza wa Mukama abakuwana leero enkya bagenda kukuba amayinja!!

12/04/2026

Ddala oli mulokole??

09/04/2026

Abazadde naddala abasajja ensigo eno mbi nnyo gye musiga!!

08/04/2026

Buno bwebubaka bwange eri Katikiro wa Buganda!!
■NSABA OKOMYE OKWAWULA MU BANTU BA SABASSAJJA, OWEKITIBWA KATIKIRO BWOSINZIIRA MU KREZIA OKULUMBA ABALOKOLE OBEERA OTEKAWO OLUKONKO WAKATI W'ABALOKOLE N'ABAKATOLIKI!
■KATONDA MU BAIBULI TALINA KIZIBU N'ABAMULEKANIRA ERA ATUKUBIRIZA OKULEKAANA N'AMALOBOZI AMANENE ZABBULI 98:4-6
■WALIWO EBINTU BINGI BYETUKUSUBIRA OKWOGERAKO NGA KATIKIRO WAFFE

OKWOGERA KUBUSEEGU OBUKUDDE EJJEMBE ABAVUBUKA NEBATUUKA N'OKWEYAMBULIRA MU LUBIRI LWA SABAJJA!

EKIBBA TAKA N'OKUSENGULA ABANTU BA BUGANDA!

ABAVUBUKA BA BUGANDA ABAVUNDIRA MU MAKOMERA AWATALI DOBOZI LYOGERA KUNSONGA ZABWE!!

N'EBINTU EBIRALA BINGI EBISINGA OKULUMA ABANTU BA BUGANDA OKUSINGA OKUSABA!!

Mikwano mukulikeeyo mulukungaana lw'abafumbo mwebale okuja twebaza Yesu
06/04/2026

Mikwano mukulikeeyo mulukungaana lw'abafumbo mwebale okuja twebaza Yesu

Address

Johnbyamukama604@yahoo. Com
Kampala
KAMPALA

Telephone

+256702143965

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Voice of the Gospel Ministries posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Place Of Worship

Send a message to Voice of the Gospel Ministries:

Share